Aba Boda boda Bateesa ku Kiragiro kya Ssaabapoliisi Gen. Kayihura Ky'okwewandiisa

0
1173

Oluvanyuma lw’ekiragiro kya Sabapoliisi wa Uganda Gen Kale Kayihura okukakasa nti Boda Boda zonna eziri mu kibuga ziwandisibwa ne Poliisi oba si ekyo bamuke ekibuga, abagoba ba Boda Boda buli omu ayogera kikye ku ku kiragiro kino..
Nabakugu mubyokwerinda nabo baliko okulabula kwebakoze ku kiragiro kino. Omusasi waffe Jordan Mubangizi alondodde ensonga eno.