Ab'e Koboko Beesambira Ddala Kabuyonjo

0
1183

Ekimbe kya Cholera kyolekedde okuzingako abali e Koboko ng’entabwe eva kukyabutaba na kabuyonjo, olwo abasinga ebyayi nebabisala mu nsiko, ate abakyafu empitambi bamala gamansa nga bwebagala nga kino kitadde obulamu bwabasinga mu katyabaga.
Ministule yebyobulamu olulabye nga guli guti nebakana ne kawefube w’okusomesa abeeno engeri yokuzimbamu kabuyonjo.