22 C
Kampala, Uganda
Sunday, March 26, 2017

Amasengejje

Amasengejje
Catch our luganda news bulletin everyday at 7PM only on NBS tv.
video

Ddala DP Eritereera? Abatuuze Balozze

Eyaliko omumyuka w’omukulembeeze w’ekibiina kya Dp nga yatwala Buganda Ssebuliba Mutumba Muddu awulira agamba nti ekisinze okutta ekibiina kya Dp abantu kyebaali basing okwagala...
video

Abatuuze Balojja Ennaku Lw’ababba Ttaka e Hoima

Obukama bwa Bunyoro bubakanye ne kaweefube ow’okuzza obuggya ekitiibwa kya Bunyoro ng’essira baakuliteeka ku kibbattaka ekifumbekedde ekitundu kyabwe. Bano bagamba okuva amafuta lwegaazuulibwa mu kitundu...
video

Omuddusi Kiplimo Kati Yaaliko

Omuddusi Kiplimo awangudde
video

Akabenje e Luweero

Gibadde miranga nakwaziraana e Kigoogwa ku luguudo lwa Bombo Kampala Dereva wa Tax gyabadde adduka okufa obufi bwemulemeredde okukakana ng’agikubye ekigwo era eriko betugumbudde.
video

Twagala Buwunga Sso Ssi Nsingo, Abatuuze e Mayuge Baboggoledde Omubaka

Enjala emaamidde ebitundu by’eggwange eby’enjawulo etuuse okuleeta enjawukana mu batuuze ng’abatono abalina emmere bafuuka balabe b’abangi abafa enjala. E Mayuge abatuuze batabukidde omubaka eyabatwalidde ensigo...
video

Omuyaga Gugoyezza Abatuuze e Kamuli

Abatuuze mu ku byalo ebiwera 16 mu Gombolola ye Mbula muti mu district ye Kmauli gebakaaba gebakomba oluvanyuma lwa namutukwa w’enkuba eyajiddemu kibuyaga owamanyi...
video

Abalema Bakiguddeko, Babavulungudde mu Bitaba ne Babaggunda

Abalema b’e Wandeya abeegattira mu kibiina ki Balema Joint effort olwaleero bakiguddeko abayaaye be basanze ku kanisa y’omusumba Aligasima bwebabalirise kibooko n’abamu nebagenda nga...
video

Abatuuze E Budaka Balojedde Aba Gavumenti Enjala

Mukawefube wokufugaza omusujja gwensiri, minisitule yebyobulamu yabakana nogwokugaba obutimba bwensiri ngabasokeera mu district ezisinga okutawanyizibwa omusujja. Olunaku olaweero abakugu basiibye Budaka nga bagaba obutimba buuno...
video

Minisita Alumirizza Abalokole Okuwandiisa Abalwadde

Minisita omubezi avunanyizibwa kubyo bulamu nga yakola guno naguli Sarah Achieng Opendi alumiriza bannaddiini abamu okubeera abasale mu kusasanyizibwa kw’ekirwade kya kafuba mugwanga. Minisita agamba...
video

Okusobya Ku Baana Kweyongera

Poliisi ekkukulumidde abazadde abebulankanya bwekituuka ku nsonga y’emisango egikwata kukwekakatika kubatanaba kwetuuka, poliisi begamba nti bebavuddeko nemisango gino okugobwa entakera. Poliisi egamba nti kino kivuddeko...

Latest News