Luganda >>

BETI KAWEFUBE AMUTUTTE MU MASOMERO

 Enjiri yokulaba nga wateekebwawo akalulu k’ekikungo naddala ku nfuga ya Federo eyongedde  okuggumira nga kati ekibiina kya Uganda Federal  Alliance kimututte mu masomero.  Pulezidenti wa UFA Beti Kamya agamba nti kyekiseera enfuga eno ekubibweko akalulu kubanga yeesobola okugoba obwavu mu …

Continue Reading...

AMELIA AGGUDDEWO ESSOMERO

     MU kaweefube wokudduukirira omwana omuwala naddala abo abawanduka mu masomero nga bukyali,Omubaka wa  Mawokota North Amelia Kyambadde agguddewo essomero ly’emikono okusobola okukendeeza ku muwendo gwabazadde ababonaabona.
 

EBY’OKUZZAAWO EKKOMO KU BISANJA

Omulabirizi Zac Niringiye akyali mugumu ku by’okuzzawo ekkomo ku bisanja. Ensonga z’ekisanja ky’omukulembeze zifuse ensonga mu ggwanga ng’abantu abasing kati y’emboozi etakyabava ku

ABABAKA BAVUDDEYO KU MUKENENYA

Eyaliko omumyuuka w’omukulembeze w’eggwanga Omukenkufu Gilbert Balibaseka Bukenya alabudde nti ssinga eby’obujjanjabi ku bulwaliro obwawansi tebilongoosebwa, n’ekyokulwanyisa obulwadde bwa mukenenya kyandifuuka

BUDUUDA

Disitirikiti y’e Buduuda yatuuka okumanyibwa olw’akatyabaga k’olusozi olwabumbulukuka nerukuba abantu mu mwaka 2010.
Wabula kati agavaayo eby’enjigiriza mu Buduuda nabyo si birungi.
Essomero ly’e Luganga P/S ly’erimu kw’ago agali mu

MUSEVENI ATEEKETEEKE OKUWUMMULA- PASTOR SSERWADDA

Omukulembeze w’ekkanisa z’abalokole Pastor Dr Joseph Sserwadda, agambye nti ekiseera kituuse omukulembeze w’eggwanga Yoweri Kaguta Museveni, atabagane ne president wa FDC Munnamagye eyagannyuka Dr Kizza Besigye, ku lw’obulungi

EKIBIINA EKITABA PAALIMENTI Z’AMAWANGA AG’ENJAWULO

•Ekibiina ekitaba paalimenti z’amawanga ag’enjawulo ekya Interparliamentary Union kisazeewo okugira nga kiyimiriza Mali, olw’ebyobufuzi ebitaaguusetaaguuse ennyo mu ggwanga eryo, oluvannyuma lwa bannamagye okuyeekera gavt ya Amadou Touman Toure

SSENKAGGALE WA FDC MWENYAMIVU OLW’EMIRIMU OKWEYONGERA

     Ssenkagale wa FDC Dr.Warren Kizza Besigye mwenyamivu olw’ebbula ly’emirimu ely’eyongera mu ggwanga nga n’omutindo gw’ebisomesebwa  nagwo gwongedde okukkira ddala wade bannauganda bangi ebintu basazewo kubitunulira butunulizi. Besigye agamba

OLUTALO LUYINZA OKUBALUKAWO WAKATI WA IRAN NE AMERICA

Emikutu gy’amawulire ensangi zino gibadde tegikyavaamu nsonga ya lutalo oluyinza okubalukawo wakati w’eggwanga erya Iran ne America ng’entabwe eva ku by’okulwanyisa eby’omukka ogw’obutwa ogwa Nukiriya, America byeyagala okusaanyaawo.
Naye

EDDAGALA LYAKAFUBA TELILIIYO MU MALWALIRO

•Newankubadde nga gavumenti yavaayo netegeeza eggwanga ng’eddagala lyakafuba bweliliyo mu malwaliro agenjawulo, okusinziira ku bibiina by’obwannakyewa ebitakabanira eddembe ly’obuntu elyeby’obulamu, eddagala gavumenti lyegamba nti jelili, teliliiyo mu malwaliro.
•Okusinziira

Powered by Tailored Technologies. We design your future!