Ebizibu Ebirala Byeyongedde Mu KCCA

0
1135

Abakiise ku lukiiko lwa KCCA bagaanye okukkiriza ensimbi ezaabaweereddwa Gavt mu mbalirira y’omwaka 2017/18 nga bagamba nti ntono nnyo tezisobola kutambuza mirimu gya kibuga.
Wakati mu lukiiko nga lugenda mu maaso, minisita aweerezza ebbaluwa ng’asaba okusisinkana abanene mu KCCA abannyonnyole lwaki ensimbi zaasalibwa naye loodi meeya n’agamba nti mwabo ye taliimu