Ebya Kavuma Musanga Gwa Paalimenti -Bannamateeka

0
1084

Bapuulida b’omuwaabi mu musango ogwavuddeko Sipiika wa Rebecca Alitwala Kadaga okuyimiriza emirimu gya palaamenti omusango baguvuddemu nebetondera sipiika ne palaamenti nti baakozesezza butamanya.
Ba puliida bano aba Candia and DW Oundo company advocates bagambye nti tebaategedde nti ekikolwa kyabwe kyabadde kya kuteeka ggwanga ku bunkenke.