Gavumenti Yaakubalondoola ku Mikutu

6
0
SHARE

Abakungu ba Gavumenti abasinziira ku mikutu gimubunabantu  ne boogera ebigambo olumu ebiweebuula Gavt, bandisigala nga balingiriza mu kamooli anti babaleetera etteeka eribakugira.

Omuwandiisi ow’enkalakkalira mu minisituule ya ICT Vicent Bagiire, ategeezezza akakiiko ka paalimenti ak’ensonga za tekinologiya nti kino kyekigenda okukugira abakungu ba Gavt okumala googera.