Kawanga Ssemwogerere Alabudde Mao Kubya DP

0
1290

Eyali ssenkaggala bwa Dp DR. Paul Kawanga Ssemwogerere kyaddaaki avuddemu omwasi ku nkayaana ezigenda mu maaso mu kibiina kya DP bwasabye enjuyi ezigugulana okuteesa kubanga Uganda teggwaawo nkya.
Ssemwogerere asinzidde ku mbaga ya mutabani we mu Kampala n’aboggolera abakulembeze b’ekibiina kya dp okukola akasoobo mu kulungtamya ekibiina ekikonzibizza empeereza ya DP eri eggwanga lino